| [00:04.85] | Hey yeah yi |
| [00:07.15] | Ntunulira ondabe munda |
| [00:08.85] | Okimanye nina ebiwundu munda nze |
| [00:12.15] | Bigya lwakub'era gwe |
| [00:13.98] | Omwagalwa omulungi nga wefudde yeah |
| [00:17.62] | Omutima ngukuwadde |
| [00:19.22] | Naye ate mukwano labayo ontadde yeah |
| [00:22.63] | Mu kizikiza eno gy'ontadde |
| [00:24.58] | Gyenkabidde labayo nswadde yeah |
| [00:27.93] | Ne ka-face kafe okononye |
| [00:29.90] | Tokyamwenya labayo onyize yeah |
| [00:33.32] | N'ebiroto byange obyononye |
| [00:35.23] | Byenalota nga ndi nawe baby |
| [00:38.68] | Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye |
| [00:44.37] | Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe |
| [00:49.75] | Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye |
| [00:55.09] | Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) |
| [01:00.33] | Entandikwa y'omukwano eringa nsuulo ooh yeah yeah |
| [01:05.67] | Twatandika twelera, mukwano kati labayo onewala |
| [01:11.06] | Esanyu lyetwafuna, lwaki kati amazziga gondabya nze |
| [01:16.05] | Jjukira ffe gyetwayita, n'ebimu nze byewansubiza |
| [01:21.33] | Akaguddo kwetwayita nga tetwagala yadde abetwefasa |
| [01:26.75] | Kati oyitira ku mabali, nga wewala nze okukwefasa |
| [01:31.94] | Baby look at me (look at me) |
| [01:35.10] | Baby look at me, baby ah yeah oh oh he yeah (hey yeah) |
| [01:42.86] | Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye |
| [01:48.27] | Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe |
| [01:53.51] | Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye |
| [01:58.98] | Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (kikwano jjukira) |
| [02:04.25] | Zino si ntalo, nga ziri mu sometimes in April |
| [02:09.21] | Tokyusa color, omuzungu wange sigala ku bbala |
| [02:15.03] | Sirina ago malala, abo baabi batya no byenkola |
| [02:20.01] | Baby sirina ago malala |
| [02:23.07] | Baiby yi |
| [02:24.89] | Eh, baby oh no no, no no oh |
| [02:30.89] | Chocolate omwagalwa |
| [02:33.59] | Omulungi owange |
| [02:36.32] | Yadde ndaba bangi mu kubo |
| [02:38.93] | Omutima gwasima gwe dear |
| [02:41.58] | Hey yeah, hey yeah |
| [02:44.15] | Omuzungu owange my baby |
| [02:46.94] | Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye |
| [02:51.90] | Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe |
| [02:57.09] | Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye |
| [03:02.62] | Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) |
| [03:07.88] | Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye |
| [03:13.35] | Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe |
| [03:18.72] | Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye |
| [03:24.01] | Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) |
| [03:32.42] | Geosteady yeah yeah |
| [03:34.79] | Geosteady on another love love tune yeah |
| [03:40.47] |