[00:04.85] Hey yeah yi [00:07.15] Ntunulira ondabe munda [00:08.85] Okimanye nina ebiwundu munda nze [00:12.15] Bigya lwakub'era gwe [00:13.98] Omwagalwa omulungi nga wefudde yeah [00:17.62] Omutima ngukuwadde [00:19.22] Naye ate mukwano labayo ontadde yeah [00:22.63] Mu kizikiza eno gy'ontadde [00:24.58] Gyenkabidde labayo nswadde yeah [00:27.93] Ne ka-face kafe okononye [00:29.90] Tokyamwenya labayo onyize yeah [00:33.32] N'ebiroto byange obyononye [00:35.23] Byenalota nga ndi nawe baby [00:38.68] Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye [00:44.37] Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe [00:49.75] Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye [00:55.09] Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) [01:00.33] Entandikwa y'omukwano eringa nsuulo ooh yeah yeah [01:05.67] Twatandika twelera, mukwano kati labayo onewala [01:11.06] Esanyu lyetwafuna, lwaki kati amazziga gondabya nze [01:16.05] Jjukira ffe gyetwayita, n'ebimu nze byewansubiza [01:21.33] Akaguddo kwetwayita nga tetwagala yadde abetwefasa [01:26.75] Kati oyitira ku mabali, nga wewala nze okukwefasa [01:31.94] Baby look at me (look at me) [01:35.10] Baby look at me, baby ah yeah oh oh he yeah (hey yeah) [01:42.86] Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye [01:48.27] Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe [01:53.51] Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye [01:58.98] Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (kikwano jjukira) [02:04.25] Zino si ntalo, nga ziri mu sometimes in April [02:09.21] Tokyusa color, omuzungu wange sigala ku bbala [02:15.03] Sirina ago malala, abo baabi batya no byenkola [02:20.01] Baby sirina ago malala [02:23.07] Baiby yi [02:24.89] Eh, baby oh no no, no no oh [02:30.89] Chocolate omwagalwa [02:33.59] Omulungi owange [02:36.32] Yadde ndaba bangi mu kubo [02:38.93] Omutima gwasima gwe dear [02:41.58] Hey yeah, hey yeah [02:44.15] Omuzungu owange my baby [02:46.94] Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye [02:51.90] Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe [02:57.09] Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye [03:02.62] Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) [03:07.88] Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye [03:13.35] Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe [03:18.72] Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye [03:24.01] Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) [03:32.42] Geosteady yeah yeah [03:34.79] Geosteady on another love love tune yeah [03:40.47]