Viola

Viola Lyrics

Song Viola
Artist Geosteady
Album Viola
Download Image LRC TXT
[00:04.99] La la la la la la la lala
[00:10.68] La la la la la
[00:13.42] La la la lala lala
[00:21.12] Kityo bwoba ng'otuse
[00:23.88] Ngendera e Bulange
[00:26.88] Ondabire nyo Violet
[00:29.50] Nti mutumidde bambi
[00:32.20] Omuwe na akafananyi
[00:34.76] Kano bambi alabengako
[00:37.83] Viola, ambe nga mu-mmeme
[00:40.56] Nange mube nga mu mmeme
[00:43.22] Alina akabiri Violet
[00:45.95] Akayooyofu bambi
[00:48.55] Okwo kwoosa akayindo
[00:51.68] Akaalo, oh sweet
[00:54.37] Bwenzijukira erinyalye
[00:57.06] Okulyogera mpoomerwa
[00:59.77] Kale ndeke ono nganzze ani?
[01:02.76] Mpozi ddalu nga lyerize
[01:04.82] Mubulire nti ebulaya
[01:07.81] Bawala bangi abalungi
[01:11.15] Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange
[01:15.84] Gamba Viola, nti mwagala
[01:19.08] Gamba Viola nti agume ndidda
[01:21.45] Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa
[01:27.39] Kasita ebulayo myeezi
[01:30.22] Ebibuuzo mbituule
[01:32.98] Kansubire okubiyita
[01:35.53] Lugaba aliba anyambye
[01:38.98] Mukakese nti mwagala
[01:41.55] Talowooza nti ndingisa
[01:44.03] Anti yansiba ku mmeme
[01:46.77] Ate era yansula ku mmeme
[01:49.57] Nzikiriza okukyuka, nakyo ekyo ki mugambe
[01:55.05] Akimanyee bambi, nti bwenasubiza salimba
[02:00.96] Tewaliba alinenya, kasita Katonda yoomu
[02:06.06] Sifa ku bayengesa ngambo
[02:09.05] Wabula Voila gwenfaako
[02:11.16] Mubulire nti ebulaya
[02:14.12] Bawala bangi abalungi
[02:17.39] Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange
[02:22.23] Gamba Viola, nti mwagala
[02:24.95] Gamba Viola nti agume ndidda
[02:27.84] Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa
[02:33.78] Lalala lala la la la
[02:36.23] La la la lalala
[02:39.22] Lalala lala la la la
[02:41.94] Lalala lala la la la
[02:45.60] Awumule mirembe, Elly Wamala
[02:48.38] Untill mu ever green
[02:51.37] Oh nanana Viola oh, eh-eh yeah
[02:55.72] Kityo bwoba ng'otuse
[02:58.53] Ngendera e Bulange
[03:01.22] Ondabire nyo Violet
[03:03.91] Nti mutumidde bambi
[03:06.59] Omuwe na akafananyi
[03:09.21] Kano bambi alabengako
[03:11.83] Viola, ambe nga mu-mmeme
[03:14.97] Nange mube nga mu mmeme
[03:17.35] Mubulire nti ebulaya (nti ebulaya)
[03:20.22] Bawala bangi abalungi (abalungi)
[03:23.82] Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange
[03:28.58] Gamba Viola, nti mwagala
[03:31.29] Gamba Viola, nti agume ndidda
[03:33.90] Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa (lalalala)
[03:39.93]
Viola Lyrics
YouTube Results (More on YouTube)