|
Black man soldier |
|
Ono kigozi wo |
|
Nsibuka masaka nze nava mubyotulo |
|
Nedira nze fumbe akabiiro kikere sebagala ono mwana wo |
|
Mumuti gwa walusimbi mwana muwala me love me love your loving |
|
Nengoma eno ya Fizzol atenga ffetuliko |
|
Byooli byendi Byooli byendi darling |
|
Ebyokukwanjula nze kwendi kabirinage gyangu wendi |
|
Byooli nze byendi Byooli byendi darling |
|
ebyembaga yo nze kwendi kabirinage gyangu wendi |
|
Omutima gwange waguwangula |
|
Simanyi wabula kyewankola |
|
Mubingi byenalayila okusembeza |
|
Lwelunaku lwe mbaga maama olwempeta |
|
Oba ente kikumi zendeta ewaka nsazeewo nze sinyumya nti byansala |
|
Your ma boo boo oh na na na |
|
Onyumye nyo (mukadaali) |
|
Onyirira okukira (ensali) |
|
Kubanga oliwanyo (oli maali) |
|
Tutandike olugendo lwaffe gwe mayi muna |
|
Byooli byendi Byooli byendi darling |
|
Ebyokukwanjula nze kwendi kabirinage gyangu wendi |
|
Byooli nze byendi Byooli byendi darling |
|
Ebyembaga yo nze kwendi kabirinage gyangu wendi |
|
Olugendo gyetuvudde wawanvu |
|
Nga naye ebintu byabuswavu |
|
Mwana muwala nogguma mu bwavu |
|
Netutunda akasaawako akazaabu |
|
Kati nze kyendabye kulembera nze ngoberere |
|
Gyetuyiise ebintu bya body |
|
Abaseka buli omu no wuwe |
|
Onyumye nyo (mukadaali) |
|
Onyirira okukira (ensali) |
|
Kubanga oliwanyo (oli maali) |
|
Tutandike olugendo lwaffe gwe mayi muna |
|
Byooli byendi Byooli byendi darling Ebyokukwanjula nze kwendi |
|
Kabirinage gyangu wendi |
|
Byooli nze byendi Byooli byendi ebyembaga yo nze kwendi |
|
Kabirinage gyangu wendi |
|
Sembera sembera kabuzibe bukye gwe nawangula |
|
Tweyagale tusinge terefayiina |
|
My lady nga gwe akitabuula |
|
Sembera sembera kabuzibe bukye gwe nawangula |
|
Tweyagale tusinge terefayiina |
|
My lady nga gwe akitabuula |
|
Yegwe wange Onyumye nyo (mukadaali) |
|
Onyirira okukira (ensali) |
|
Kubanga oli wa nyo (olimaali) |
|
Tutandike olugendo lwaffe gwe mayi muna |
|
Byooli byendi Byooli byendi darling Ebyokukwanjula nze kwendi |
|
Kabirinage gyangu wendi |
|
Byooli nze byendi Byooli byendi darling |
|
Ebyembaga yo nze kwendi |
|
Kabirinage gyangu gyendi. |
|
Lyrics wrote |