|
Yeah yeah |
|
Yeah yeah yeah |
|
It's another one |
|
Fenon Records another one |
|
Pirate Beats with another one |
|
Levixone Music again |
|
Ani alina amaanyi? |
|
Agasinga aga Jenipher? |
|
Ani alina obuyinza? |
|
Obusinga obwa muzeeyi? |
|
Ani alina amaanyi? |
|
Agasinga aga bba wo oyo? |
|
Ani alina obuyinza? |
|
Obufuga, ensi eno wu wu |
|
Wano gundi yagenze mu kkooti |
|
Talina mapeesa ku ssaati |
|
Gw'agenze okuloopa binojjo |
|
Olw'ekitiibwa ky'alina amanyiddwa mu kkooti |
|
Omusango baagusala mu ttumbi |
|
Kuba omulamuzi baamuwa ku nsimbi |
|
Mulamuzi owange talya mandaazi |
|
Ebya Mukama biba ku alaali |
|
Talya nguzi no no |
|
Talya nguzi no no ooh |
|
Ani alina amaanyi? |
|
Agasinga aga Jenipher? |
|
Ani alina obuyinza? |
|
Obusinga obwa muzeeyi? |
|
Ani alina amaanyi? |
|
Agasinga aga bba wo oyo? |
|
Ani alina obuyinza? |
|
Obufuga, ensi eno wu wu |
|
Waliwo ono, akuggya mu nfuufu |
|
N'akutuuza n'abalangira |
|
Atambuza abalema |
|
Atukuuma n'ekiro tabongoota |
|
Nga tomuwadde kinusu |
|
Mu buli mbeera abeerawo n'akuwonya ennaku |
|
Talina na mululu |
|
Vva ku bino |
|
Ewammwe bye babalimba mu ndagu |
|
Nga tomuwadde kinusu |
|
Mu buli mbeera abeerawo n'akuwonya ennaku |
|
Talina na mululu |
|
Vva ku bino |
|
Ewammwe bye babalimba mu ndagu |
|
Mukama alina amaanyi |
|
Agasinga aga Jenipher |
|
Mukama alina amaanyi |
|
Agafuga, ensi eno |
|
Mukama alina amaanyi |
|
Agasinga aga Jenipher |
|
Mukama alina amaanyi |
|
Agafuga, ensi eno oh |
|
Tewali simanyi akusinga |
|
Simanyi simanyi akusinga |
|
Te-te-tewali simanyi akusinga |
|
Simanyi simanyi akusinga |
|
Te-te-tewali simanyi akusinga |
|
Simanyi simanyi akusinga |
|
Te-te-tewali simanyi akusinga |
|
Simanyi simanyi akusinga |
|
Mukama olina amaanyi |
|
Agasinga aga Jenipher |
|
Yesu olina obuyinza |
|
Obusinga obwa muzeeyi |
|
Mukama olina amaanyi |
|
Agasinga aga Jenipher |
|
Yesu olina obuyinza |
|
Yesu yekka gw'osinga |
|
Yesu olina amaanyi |