Ku bibyo ompaako Aybrah na Geosteady yeah Sirabawo musango (Bolt Man) No no no. Tokola Mputu You're too good girl You look so cool Sikyakubwa na Chibuku Nze gwankuba Era my heart is full For real Mu mutima gwange Otudde mu front seat Ebya ddala teri songa For me to cheat Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Kabuvubuka ampedde Eby'amalala n'obukambwe bimpedde Kati ndagirira nfa nze Ndayira okulima ffe Tulye ne ku ntende Nkulaba onewadde Omubiri n'omutima byetadde Gwe laba onesize Tulinga kinusu face zeekutte Oli lugendo lwange Ate sweet kamuli kange Wanna be your sugar daddy Monday to Monday sweet yeah Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Kabakusubize rukundo bitya Bangambile nze yawamba namulondowo Yenze ajiliko That's why nfiisa akaseera Nenkukolera ka song oh Abasooka bakulembeza nabwongo Naye ekituffu Love sikazanyo kabwongo Guba mutiima Namanya nti tosobola kunemwa Tewetaga kuba mukujju kujju Mukujju Kujju Nebwotakozesa juju For me to be your bubu My baby, I know you know Gwe manya gwofunye binoojo Kuba wandabilawo nga ndi bucholo Nsubiza bilungi mwebyo Mwemuli akayumbako akomukyalo Love lugendo Singa tuba babiri Tuba tumala kko My love for you Fogo Fogo Everywhere you go, I follow follow baby Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tokola Mputu You're too good girl You look so cool Sikyakubwa na Chibuku Nze gwankuba Era my heart is full For real Bolt Lion Productions