[00:00.36] Eh eh! [00:00.81] Abaana bemoola! [00:02.08] Fresh Bwoy [00:02.83] Biwato byenyoola [00:04.28] Yeah [00:04.51] A Fik Fameica mu kakima ne Wembley [00:06.94] Artin kuba tuzine ng'abawendule [00:08.52] Zzina ng'akakima, kakima (yeah) [00:11.21] Kakima, tuzina g'akakima [00:12.86] Zzina ng'akakima (Wembley) [00:14.56] Kakima (yeah) [00:15.55] Kakima, mazzina g'akakima [00:17.21] Zzina ng'akakima (koona) [00:18.87] Kakima (nyenya) [00:19.92] Kakima, tuzina g'akakima [00:21.59] Zzina ng'akakima (koona) [00:23.33] Kakima (nyenya) [00:24.12] Kakima, mazzina g'akakima [00:26.47] Zinamu balumye totya balogo [00:28.09] Amagulu malamu bulungi tojja ggwa kigwo (totya) [00:30.80] Zinira wonna ne mu kiyigo [00:32.62] Mazina mapya zino style ziva Chicago (tobimanyi) [00:34.92] Wembley n'amazina mwatta mukago [00:36.82] Lwaki nedda magumba malamu tekuli kamogo (nkulaba) [00:39.40] Tukwatire wamu ng'abalya muwogo [00:41.39] Tebafuna mukisa guno abali e Mulago [00:43.96] Kuzina buzinyi teri kuba nnago [00:45.76] Kakima dance Wembley everywhere you go [00:48.24] Mukama weebale tubuusa mitego [00:50.01] Baby girl, tujooge amaswaga gange ngeewulira [00:52.77] Ekija ninamu ekyenge twegulira (ninamu) [00:54.71] Amaka nina lubiri nze neggulira (tondaba) [00:57.12] Obwedda bye weezinya binnyumira [00:59.34] Ab'ennugu, temutulaajanira (temugeza) [01:01.64] Kano akazina ka ssappe [01:03.21] Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe (Wembley) [01:06.26] Kazina ka ssappe [01:07.48] Atakamanyi tofaayo muleke akoppe [01:09.43] Zzina ng'akakima, kakima (yeah) [01:12.26] Kakima, tuzina g'akakima [01:14.05] Zzina ng'akakima (Wembley) [01:15.59] Kakima (yeah) [01:16.62] Kakima, mazzina g'akakima [01:18.46] Zzina ng'akakima (koona) [01:19.97] Kakima (nyenya) [01:21.06] Kakima, tuzina g'akakima [01:22.56] Zzina ng'akakima (koona) [01:24.30] Kakima (nyenya) [01:25.47] Kakima, mazzina g'akakima [01:29.33] Ono takamanyi [01:31.30] Nkuyigirize? [01:33.17] Bwetuti (oh ooh) [01:35.15] Yeah yeah [01:36.32] Kugulu mu bbanga emikono tugifunya [01:38.20] Osobola okukazina ewaka yadde oli bukunya [01:40.55] Mikwano gyo gigenda tandika okukweyuna [01:42.31] Anti kano bwokazina ne bw'otuuyana towunya [01:45.27] Tukazina kirindi wadde mu takisi [01:47.31] Tetuwunya bigere twambale sitokisi [01:49.36] Akiwakana, buuza Tip ne Dax (maswaga) [01:51.88] Akazina obulungi mwongera marks [01:53.59] Kanteekeko obuwaani netegereze [01:55.87] Embaga ya nkya era nonye emperekeze [01:57.80] Kikajjo kya goowa mp'eno nsolobeze mp'eno) [02:00.03] Wulira obuwoomi mu ssupu gwe mmize [02:02.41] Ŋŋenda kuloopa ewa mummy onjigiriza emize [02:04.71] Oneelabizza n'akazina ke mbadde ngize [02:06.88] Gye wakulira tewaaliyo basamize [02:08.10] Sikulimba mwana bambi bandikuloze [02:11.45] Kano akazina ka ssappe [02:13.05] Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe [02:15.66] Kazina ka ssappe [02:17.15] Atakamanyi tofaayo muleke akoppe [02:19.38] Zzina ng'akakima, kakima (yeah) [02:20.92] Kakima, tuzina g'akakima [02:23.82] Zzina ng'akakima (Wembley) [02:25.33] Kakima (yeah) [02:26.58] Kakima, mazzina g'akakima [02:28.03] Zzina ng'akakima (koona) [02:29.71] Kakima (nyenya) [02:30.82] Kakima, tuzina g'akakima [02:32.23] Zzina ng'akakima (koona) [02:34.18] Kakima (nyenya) [02:35.27] Kakima, mazzina g'akakima [02:37.16] Kanyonyi kange gy'oli cce [02:39.49] Bw'owulira nkuyita ng'ojja [02:41.73] Tugazina tukongojja [02:43.57] Fenna wamu balangira n'abambejja [02:45.66] Azina obubi towona kasengejja [02:48.05] Mundeke nzirye ne bwe ngejja [02:50.43] Seeyeeya nga kitengejja [02:52.45] Ayagala okuzina oyo mumugambe karibu [02:54.94] Ennyama toligirya ng'olina maribu [02:56.70] Buli omu azina ne bw'aba Seeka alina masulubu [02:59.56] Abanyarwanda baakayiga [03:01.87] Baganda baakayiga [03:03.91] Basoga baakayiga [03:04.98] Yeah! Wabaaki atayiga? [03:08.15] Kano akazina ka ssappe [03:09.61] Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe (Wembley) [03:12.73] Kazina ka ssappe [03:14.21] Atakamanyi tofaayo muleke akoppe [03:16.27] Zzina ng'akakima, kakima (yeah) [03:18.69] Kakima, tuzina g'akakima [03:20.69] Zzina ng'akakima (Wembley) [03:22.19] Kakima (yeah) [03:23.22] Kakima, mazzina g'akakima [03:24.73] Zzina ng'akakima (koona) [03:26.58] Kakima (nyenya) [03:27.45] Kakima, tuzina g'akakima [03:29.14] Zzina ng'akakima (koona) [03:30.90] Kakima (nyenya) [03:32.09] Kakima, mazzina g'akakima [03:33.52] Zzina ng'akakima, kakima (yeah) [03:36.38] Kakima, tuzina g'akakima [03:37.95] Zzina ng'akakima [03:39.52] Kakima (yeah) [03:40.61] Kakima, mazzina g'akakima [03:42.32] Zzina ng'akakima [03:43.89] Kakima [03:45.07] Kakima, tuzina g'akakima (Wembly) [03:46.65] Zzina ng'akakima (koona) [03:48.14] Kakima [03:49.31] Kakima, mazzina g'akakima (nyenya) [03:51.95] The return of Bruce Lee [03:53.70] A Karma Ivien [03:55.28] Tutu Lee [03:59.86]